Mujib Ayagala Okulonda Kwa FUFA Kuyimirizibwe

0
1041

Omulamuza wa kooti enkulu mu kampala Margret Oumo awedde olunaku lw’enkya nga olwokusalawo oba ddala kooti eno egende mumaaso nokuyimiriza omusango okulonda kwekibbina ekitwala omupiira mu ggwanga ki FUFA okunaberawo ku lwomukaaga e Masindi nga bwebawuliriza omusango.
Bino webijide nga yo kooti enkulu e Lira yagobye okusaba kw’eyaliko omusambi wa tiimu y’eggwanga the cranes Daniel Obote nga naye ayagala ekintu kyekimu.