Okujjukira Dennis Obua

0
1091

Newankubadde yafa dda mu 2010, eyaliko pulezidenti w’ekibiina ekitwala omupiira mu ggwanga ki FUFA Denis Obua akyajukirwa.
olwalero empaka z’okujukira omugenzi ono zitoongozeddwa nga zaakwetabwamu tiimu amakubi 20 okutandika ku weekendi eno nga 5 omwezi guno.