Poliisi Y'ensi Yonna Ekutte Ababba Emmotoka

0
1173

Ekitongole kya police yensi yonna ekya Interpol kiriko motoka musanvu zekyakutte nga zabibwa ku bantu abatali bamu wano mu ggwanga nga nendala zakwatiddwa kuno nga zabibwa okuva ebweru weggwanga.
Muzino mulimu motoka enetisi yemigugu ekika kya Fuso eyabbibwa okuva Kenya ngeno yakwatiddwa kuno nabasajja basatu era police ya Uganda ejiwaddeyo eri police ya Kenya.