Bannamateka Balabudde Gavumenti

0
892

Bannamateeka nga beegattira mu kibiina kyabwe ekya Uganda Law Society nabo olwaleero bavuddemu omwasi ku nsonga y’ennongosereza mu tteeka ly’ettaka nga bagamba nti gavumenti kyeyagala okukola ssi kyabwenkanya eri bannayuganda ate ng’era kikontana n’amateeka agaliwo.
Bano bagiwadde amagezi etondewo akakiiko okugiyamba okubuuliriza amateeka amalungi aganagiyamba okuleeta amateeka agagasiza awamu abantu n’ayo nga tewali ludda lunyigiriziddwa. Bushrah Namirimu has the details

More News