Omubaka Ssegona Akubye KCCA Ebituli

0
1212

Eneyisa yabakwasisa amateeka mu Kcca nate ekomyeewo ku mimwa gyabanayuganda nga kigoberedde omukazi eyagobeddwa bano okukakana ngafiridde mu mwaala gwa Nakivuboi.
Ababaka abamu webali bawanda muliro nga bagala akulira ekitongole kino ne Minister wa Kampala bavunnibwe olwebikolwa byabakwasisa amateeka.
Songa ye Medard Seggona akakasa nti etteeka mwebafugira ekibuga lijudde emiwaatwa nga lyetaaga kutekebwamu nongosereza emirimu girambikibwe bulungi.

TagsKCCA