Omusango Gwa Kato Lubwama

0
1051

Omumyuka wa Ssaabalamuzi steven kavuma agaanye okuva mu musango gwomubaka wa Lubaga South Kato Lubwama ne Habib Buwembo nga muguno Buwembo yali ayagala Kavuma adde ebbali kubanga puliida wa Buwembo Isaac Ssemakadde newankubadde nga omu kumunamateeka Isac ssemakadde semakadde yalina ensonga ku kavuma anti yamuwaabira, era okuvaako ku kkooti eyali ssenkulu wa UBC Paul Kihiika kkooti ekkiriiza yeeyimirirwe