Akabenje Katuze Babiri

0
1030

Abantu 2 bafiridewo mbulaga n’abalala 2 ne baddusibwa mu ddwaliro nga biwala ttaka mu kabenjje akagudde ku lugudo lwe jinja mu mukoona lye Kigunga nga oyingira Sseeta nga ova mu kibuga Mukono.
Kigambibwa nti akabenje kano kaguddewo ng’obudde bukya loole mwe babadde batambulira nga yetisse obummonde bweyingiridde lukululana ebadde yalemedde mu kkubo.