Abatigomya Abatembeeyi Mwandigobwa

0
890

ED wa KCCA Jeniffer Musisi agobya abakwasisa amateeka ku nguudo ba nga kino kidiridde obulumbaganyi obutandiise okubakolwaako
Musisi ng’alabiseeko mu kakiiko ka palamenti akavunanyizibwa kubitongole bya gavumenti aka Cosase ategezeza nga embera eyokufa kwomukyala omutembeyi Aisha Basemera bweyongedde okuleta obunkenke mukibuga nga kaati buuli mukozi wa Kcca akwasiza amateka alabibwako ali mukukibibwa nga nabamu batuse nokubatusako ebisago kwosa nokubambula engoye.