Sudhir Naye Alumirizza Banka Enkulu

0
875

Okuwulira omusango ogwekuusa kubulyake banka enkulu gweyawaabira omugagga Sudhir Ruparelia, kugudde butaka n’olwaleero, ng’omutabaganya ali mu musango Harriet Magala bweyali yategeka.
Akulira okutabaganya era nga ye mwogezi w’essigaeddamu Vincent Mugabo agamba nti enjuyi zonna zirabika nga tezinnaba nneetegefu kuteesa.