Baminisita Mukyabeetaaga? Kati Abaakavvoolwa Baweze Basatu

0
451

Ababaka ba ba palamenti abaamu kwosa nabatunulizi bebyobufuzi mugwanga bagambye nti empisa ensiwufu ezayoleseddwa okutuuka okulemesa Minisita Nakiwala Kiyingi okwogerera ku mikolo gyabavubuka e bundibugyo, lwabadde lukwe lupange lwenyini.

Wabula Joseph Tamale Mirundi kwosa nomubaka Robert Centenary bagambye nti okujjako nga Pulezidenti akyusiza minisita Nakiwala Kiyingi okuva mu ministule yabavubuka entalo zakweyongera okubawo mu ministule eno.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here