Raila Odinga Agaanye Abantu Okukola Enkya

0
1077

Eyakwatidde bendera banamukago ogwa National Super alliance Raila Odinga agamba nti ebyakalululu akakubiddwa e Kenya nebamaliriza nga balangiridde Uhuu Kenyata kubuwanguzi, bwebatyo nebamunyaga.
Kati musajja mukulu Raila Odinga akakasiza nti sabbiti eo yensini agenda kuba alangirira ekigenda okuddako, kuba tebyinza kukiriza bukulupya buno.