Abaana Bataano Bayidde

0
916

Abaana bataano nga bonna ba luganda bafiiridde mu muliro ogukudde enju ya bakadde baabwe mu kiro ekikeesezza olwaleero ku kyalo Butemba mu District ye Kyankwanzi.
Omuliro wegukwatidde bazadde b’abaana bano bombi tebabadde waka.