Lwaki Mwagoba Abasiima Ba Zaabu

0
901

Akakiiko ka paalamenti akavunaanyizibwa ku byobuggaga ebyensibo kakunyizza abakungu okuva mu minisitule y’ebyamasannyalaze n’ebyobugagga eby’omu ttaka olwokugoba abaali bayiikuula zzaabu abasoba mu 60,000 e Mubende. Kigambibwa nti ministule eno yakozesa eggye ly’eggwanga ne poliisi okugoba abantu bano n’ebabaleka nga tebalina mirimu.