Endoolito Mu KCCA

0
354

Olw’omutebeeyi eyafiira mu mwala gwa Nakivubo lufuuse lutaakome anti ba kansala ba KCCA bavudde mu mbeera bwe bakizudde nti abasirikale abaduumira abakwasisa amamateeka bebaalagira okuyimrizibwa ku mirimu nakati bakyakola.
Bacoomedde Ekitongole kyebyekikugu okulekera awo okubayisaamu amaaso nga bagamba nga basuula mu kasero ebiteeso byebayisa nga batudde mu Kanso nga wano ne Loodi mayor wasinzidde natiisatiisa okuyimiriza entuula zino.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here