Ba Kifeesi Baliira ku Nsiko

0
965

Banakampala bandidamu okulya ku mmere nebabukala munda anti akabinja kabazigu abakazibwako erya ba kifeesi akabadde kabatigomya nabo webali basula bakukunadde nga lumonde mu bikata anti Poliisi ebayiga lutali luno.
Bangi kubano bagamba nti babuliddwa newebadda nga bangi kati basiiba bekukumye mu mpuku okuwona okukwatibwa.