Ssemaka Wuuno Yetuze Lwa Mukazi Kunoba e Gangu

0
1079

Ekikangabwa kigwiridde abantu b’e Gangu B mu munisipaali y’e Makindye Ssaabaga ssemaka bweyeyimbyemu ogwa kabugu nava mu bulamu bwensi eno lwa mukyala we gwabadde ayagala ennyo okunoba n’abaana be.
Musajja mukulu ono okuva mu mbeera kidiridde okumala akabanga nga yeegayirira mukyala we ono omwagalwa ennyo akomewo kubanga ensobi zikolebwa bantu ate omukyala n’agaana okudda