Essimu Nnyingi Zigenda Luno

0
246

Gavumenti ekombye erima n’egamba nti ku mulundi guno tewali agenda kubamatiza kwongezaayo kuwandiisa ssimu ssinga nsalessale eyaweebwa atuuka nga eriyo abatanneewandiisa.

Minister w’ebyobutebenkevu, Gen Henry Tumukunde, minister omubeezi ow’ensonga z’omunda mu ggwanga JEJE Odongo ne n’abakungu b’ekitongole ekigaba endagamuntu bino babikakasirizza mu kakiiko k’amagezi ag’ekikugu aka paalimenti gyebalabiseeko olwaleero.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here