Teebereza Omuliro mu Yunipooti

0
179

Waguddewo akasattiro e kibuye ku luguudo lw’e Ntebe ekivirideko akalippagano k’ebidduka obuyumba bwa police y’e katwe –kibuye bwebukutte omuliro enkya ya leero. Bizibuwadde, kuba ebimotoka byabazinyamoto kibatwalide akaseera okuguzikiza anti nga tebirina webiyita.

Police erabiddwako ng’ekuba bannamawulire amayinja n’engatto okubatangira okwoleka obuziina bwabwe ekiwalirizza abantu okunenya police okwagala okwokya abantu baabwe bebaasiba.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here