Abawagizi e Iganga beekubye omusaayi ne guyiika

0
899

Ng’okulonda ku kifo kyomubaka omukyala mu disitilikiti y’e Iganga mu palamenti kubindabinda,abawagizi babamu kubesimbyewo batandiise okukola efujjo ekilesewo obunkenke naddala wakati wa munakibiina kya NRM ne FDC.
Wowulirira bino ngabamu kubawagizi benjuyi ebbiri bali mukunyiga biwundu oluvanyuma lwokwekuba emizibu.