Omukazi Omulala Attiddwa mu Ntebe

0
1015

Embeera mu kitundu kye Kitala Ntebe eyongedde okubijja wakati mukwewunaganya okuva eri abatuuze kubaki ddala abali emabega w’okutemula abakazi mu kitundu kino.
N’enkya yaleero waliwo omulambo gw’omukazi omulala ateberezebwa okuba ngaali mumyaka ng’amakumi 30 ogusangiddwa ku kkuminataano e Kitala nga nekumulundi guno noono basoose mwekakatikako.