Omwana Ayagala Kusenza Nnyina Mu Kitogo

0
995

Eyayiya ensimbi yaletera ensi eno ebizibu anti abamu zibamalamu ak’obuntu Entebe waliwo omwana awebuuse natuuka okugoba maama we mu nyumba, ngentabwe eva ku Maama okumusaba kunsimbi obukadde olunaana ekitongole kya UNRA bwekyabawadde olwokuyisa oluguudo mu ttaka lyaabwe.