Obunkenke Mu Bugisu, Ettaka Lizzeemu Okubumbulukuka

0
1091

Abantu n’aboobuyinza mu sironko bakyayiikula ttaka okunoonyamu abantu baabwe abakyabuze nga bateebelezebwa okuba nti bandiba nga babikiddwa ettaka eryabumbulukuse eggulo.
Omusasi waffe watuukidde ku bantu bano nga entuuyo bazisaza bibatu kyokka nga baakafunako omuntu omu ku kkumi abaabadde babuze nga mwenda tebakubikako kyamulubaale.
Bano batunnyonnyodde kyebayitamu nebwebyabadde.