Bannyini Ttaka Kati Be Bapakasi e Hoima

0
923

Abaali bananyini ttaka e Bukinda ne Bwizibwera e Hoima nga wano wewali enkambi yababundabunda eye Kyangwali, bagamba nti enaku gyebalina eyoza lumonde, nti kuba Gavumenti yabasindikiriza nebagoba ku ttaka okusaawo ababundabunda. Bano bagamba nti tolabanga eyali nanyini ttaka okuba nga mukadde kano ate ye mupakasi wooyo eyagya mu Uganda nganonya obubudamo.