Wuuno Ofiisi Ye Eri Mu Nnimiro

0
989

Eyakoma mu kyokuna anoga bukadde bwa nsimbi, era teyevuma kulima Nnanaansi na bitooke. Omulimi Ali Badru agamba nti obutasoma bwamuyiga naye bwamuyamba okuyiiya ennyo asobole okuyimirizaawo amakaage era agamba nti teyegomba kukola mulimu mulara gwona.