Poliisi Ekutte ‘Omutemu’ Omulala

0
859

Police eriko omusajja gwekutte ayitibwa Kato Charles ateberezebwa okuba nga yeyatemudde mwana muwala Maria Nabirawa eyasangiddwa nga attiddwa e Nyanama olunaku lweggulo. Kigambibwa nga ababibiri bano babadde balina enkayana zettaka nga kigambibwa nti zandiba nga zezavuddeko kalumanyweera.