Olukungaana Lw'abapoliisi Lutudde Kuno

0
974

Ssaabaduumizi wa Police Gen Kale Kayihura asabye abakungu ba police okuva mu mawanga g’omukago gwa EAPCCO okukwataganira awamu okulwanyisa okukukusa abantu abayisibwa ku Liyanja Medeterennean nga batwalibwa e Bulaaya abamu nebesanga nga bagudde mu nnyAnja. Mu lutuula lwabakulembeze ba poliisi olwomulundi guno olutudde mu kampala omukago gwayise neggwanga lya DR Congo okubaawo nga bagala lyegatte ku mukago olwobwetaavu obuliwo mu kulwanyisa obumenyi bwamateeka oludda olwo.