Abalonzi Basazeewo Leero e Iganga

0
988

Omubaka wa gavumenti mu district ye Iganga Pulkeria Muhindo awonedde watono okugajambulwa abawagizi ba Fdc mu kalulu akokujuza ekifo kyomubaka omukyala nga bamulanga kutabulatabula kulonda okubade kugenda obulungi.
Ensitaano eno ebaddde ku pollina station Enya ezisangibwa ku somero lya kasokoso nga waano omubaka wa gavumenti wasangiddwa ngaakozesa ekifuba okujja ebitabo bya agent wa munnaFdc Mariam Nantale ekintu ekitabudde abawagizi be nebatabuka ela akalulu kayimirizidwa okumala esawa eziwera.