Dr. Kiggundu Naye Tasaaga, Agobye Abayindu ku Bbibiro

0
1073

Gavumenti eyimirizza era negoba abayindi ababadde erondoola enzimba yebbibiro ly’e Isimba ku lwa gavumenti lwa kulemererwa kukola mulimu gwayo ate nekyebakozeeko nekiba kya gadibe ngalye Kkampuni egobeddwa ye ya ‘Energy Infratech PVT ltd’ nga kontulakita yaabwe yabadde eweddeko naye nga omulimu bagukoze bubi Bano webabagobedde nga ebbibiro lino libadde lyakugguggwa mu bbanga lya mwaka gumu okuva kati

More News