Omubaka Anite ku Ky'emyaka

0
1082

Ensonga yekuggya ekkomo ku myaka omuntu kwakoma okwesimbirako ku bwa puylezidenti buli olukya zongera okulinnya enkandaggo nga ababaka abalala bavuddeyo nebawera nga bwebateekwa okwanjula ekiteeso kino newankubade waliwo okutiisibwatiisibwa okwenjawulo Ababaka abakaladde ku luno ye mubaka omukyala ow’e Kobokaniteo Evelyn Anite n’omubaka omukya owa disitulikiti y’e Mityana Judith Nabakooba nga bano bawera nti kabe lubaale kaabe katonda bakuleeta ekiteeso kubanga bo ku museveni kwebafiira