Maama N'abaana Bakwatiddwa E Nansana

0
1175

Polisi y’e Nansana ekedde kufuuza byalo okunoonya abamenyi b’amateeka abatabangula ekitundu omuli n’abatemu. Ekikwekweto kino ekituumiddwa Gogola Nansana kiyindidde Nansana ne Nabweru.