Ono Owa UPDF Yalemalira Ku Mulimu, Bakama be Tebannamusasula

0
1246

Munamagye MU GYE LYA (UPDF) eya wumula, Mande Jackson ayagaala pulezidenti amusasle sente ze zabanja ekitongole kya magye ezali ezo kujanjaba eriso, okugulu ne mikono egyatemebwako oluvanyuma lwo kufuna akabenge nga akola. Mande Jackson agamba abanja obukadde 600 obwa siringi za Uganda naye no kutusa gyebuli eno