Abakoowu Mugende mu Nsiko, Nadduli ku Ky'emyaka

0
1068

Minister atalina mulimu gwa nkalakkalira Abdul Nadduli acoomedde bannadiini naabo bonna abawakanya okuggya ekkomo ku myaka gyomukule nti byebakola tebabimanyi kubanga nabo Museveni bakyamwetaaga nga abantu kubanga bagenda mu state House okumulojjera ebizibu byabwe era nabayamba. Nadduli abakawanya ensonga eno bajereze nti bali mu katemba yenyini.