Abiriga Bamusinkabudde N'awoloma

0
1482

Omubaka wa paalamenti ow’ekibuga kya Arua omu ku bawagira okujja ekkomo ku myaaka omuntu kwakoma okwesimbawo ku bwa president, Ibrahim Abiriga akiguddeko bwalozezza ku bukambwe bwabawakanya ebbago lino. Mubaka munne Bernard Atiku owa Ayivu amukkaanyeko namukuba ngamulanga kuswaaza abantu abava mu kitundu kya West Nile. Abiriga ageenze okuwulira ng’enkalamata emuli bubi olwagakonde kwekusamba amazzi akakane