Omubaka Winnie Kiiza Ayogedde ku Ky'emyaka

0
1269

Akulira oludda oluvuganya gavumenti mu palamenti Winnie Kiiza asabye ababaka ba palamenti bona abalwanyisa ekyokujjawo ekkomo ku myakka jja pulezidenti okukozesa ekyo kyona kyebasobola okulemesa omubaka Raphael magyezi okwanja ekiteso kye. Mubufu bwebumu ab’oludda oluvuganya gavumenti ela balangiridde entekateka empya jjebagenda okukozesa okwetolola egwanga lyona okulaba nga balemesa entekateka eno ela nga baano bakuyita mukusa ba katonda yaba asooka okulemesa entekateka eno.