Omulabirizi Rev. Dr. Joel Obetia Awakanyizza Eby'emyaka

0
999

Omulabiriziwa Madi ne West Nile Rev. Dr. Joel Obetia,awadde banabyabufuzi amagezi nti basooke kulongoosa mitima gyaabwe nga tebanaba kutandiika kubuukira akawayiro 102b akakugira omuntu aba awezeza emyaka e 75 obutesuimbaawo kubukulembeeze bwa Uganda.
Omulabirizi Obetia agamba nti abantu bebononeese sso ssi ssemateeka nabwekityo bwebanekuba mu kifuba nebasooka okwerongoosa era nebamanya nti byebakola bikyamu Semateeka agya kusigala nga talina buzibu. Abadde Makerere mukutongoza akatabo akakwata ku kanisa mu Uganda nebyobufuzi.

More News