Wegendereze Ebiragala Mwatu

0
992

Bannakyewa babakanye Ne kaweefube w’okukunga Bannayuganda okulwanyisa OMUZE Ogw’okukozesa ebiragalalagala ogukukudde ejjembe mu Banayuganda naddala abavubuka n’abakulilide mu myaka.
Kaweefube ono atandise n’okutambula okw’enjawulo mu Kampala, okukunga abavubuka n’okumayisa abantu akatyabaga akali mu kwemanyiiza ebiragala.