Abakyala Abakatoloki Basisinkanye

0
811

Abakyala abakatoliki aba Catholic women’s Guild ab’omu ssaza ly’e Lugazi bakuzizza olunaku lwabwe n’omulanga ogwenjawulo okukuuma obukkiriza bwabwe n’okunyweza ennono z’eddiini yaabwe. Omusumba we saza lino eyawumula Mathias Ssekamanya yaakuttidde abakazi abakatoloki bwati okusobola okwewala ebizibu ebiyinza okuddawo.