Mukukikeeyo e Makkah Naye, Musigale Nga Mweyisa Bulungi – Galabuzi

0
1124

Ba Hajji ne Ba Hajjati abakadda okuva kunyumba entukuvu basabidwa okukola obulungi babeere ekyokullabirako ekirungi mubantu abalala gyebawangala. Bino byogedwa Sheikh Muhammad Galabuzi abadde ku Duwa ya Hajjat Nakadama Amina Kalanzi e Bulindo Kira mu Wakiso kuduwa y’okwebaza Katonda olwokusobozesa abalamazi okudda kuno okuva e Makka ne Madinah.