Bemwalonda Bafunyizza Enguumi

0
986

Ekikonde kinyookedde mu paalimenti olweggulo lwa leero ababaka abawakanya ekiteeso ku kuggya ekkomo ku myaka bwebalwanye ne bannaabwe abawagira nga babalumiriza okuyingira n’emmundu mu paalimenti Omukubiriza w’olukiiko lw’egwanga Rebecca Kadaga asanze akaseera akazibu okukkakkanya ababaka bano