Besigye Yeezobye Ne Poliisi

0
189

Poliisi y’ezoobye ne RTD Col Dr Kizza Besigye mukibuga Kampala bwebadde egezaako okusika mmotoka ye okugitwala ku kitebe kya poliisi ya CPS ekireeseewo emirimu mu kibuga okusannyalala.

Besigye abadde ayiseeko mu kibuga mu kiseera ky’ekimu nga ensonga y’okwanja ekiteeso  ku nnongosereza mu ssemateeka ekoomezeddwawo mu paalimenti, ekirowoozesezza poliisi nti okuyita mu kibuga kibadde kyakusajjula mbeera.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here