Kadaga Awera Nkolokooto, Abakozi B’ effujjo Mwerinde

0
1097

Sipika wa palamenti Rebecca Aklitwala kadaga yelayiridde obutakiriza busiwufu bwa mpisa nga akubiriza entula za palamenti kubanga kiino kiba kityobola ekitibwa kya palamenti. Kadaga agamba nti palamenti kyekifo ababaka webalina okuteseza banauganda bebakikirira nga bakubaganya ebirowoza so sikulemesa banabwe kwogera kwosa nokukubagana ebikonde.