Wuuno Tatya Siriimu

0
1125

Obwavu nemebeera esuse okunyigiriza bana Uganda eyongedde okusindikiriza abakyala okutunda emibiri gyabwe okusobola okwetuusako ebyetaago byobulamu naddala ku nsalo za uganda.
Abakyala abasuka mu 200 bakola omulimu gunno e Busia nga kino kyekisinze okusasanya obulwadde bwamukenenya kuba banji kubano balina akawuka akaleeta obulwadde bunno songa abaami banji ababetanira tebagala kukozesa bupira.