Ebikonde Binyoose Lwa Muceere E Buikwe

0
265

Embeera yatabuse e Wakisi oluvannyuma lw’abatuuze okugwa mu muceere gwebabatwalidde okubataasa enjala. Bano ababadde balindiridde okuva ku ssaawa bbiri ez’enkya, balinze okutuusa ku ssaawa nga munaana omuceere bwegutuuse wabula nga mutono okusinziira ku muwendo gw’abantu ababadde bakungaanye. Bino bibadde wali ku gombolola ly’e Wakisi mu district ye Buikwe. Omusasi waffe Anthony Palapande y’abaddeyo.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here