Aba NRM Abatawagira Eky'emyaka Bazize Ssente

0
1195

Ababaka ba NRM abawakanya ekya paalimenti okukyusa enyingo 102 (b) mu Ssemateeka wa Uganda baweze nga bwebatagenda kukwata ku nnusu ekibiina kya NRM Zekyatesewo okugabila ababaka babwe okugenda okwebuza ku balonzi ku kawayilo ako. Olunaku lwe eguulo, awawulire gavudeyo nga galaga ekibiina kya NRM ngabayita mu palaamenti webawadde ababakaba NRM Obukadde 200 Bagende bebuuze ku balonzi ku ndowooza zabwe ku kawayilo kaano akafuuse namulanda.