Ebikolebwa Kuno Bisibibwa Bubi, Abagwira Bakyalya Eza Bannayuganda

0
979

Omwoleso gw’abamakolero gukyayinda wali mu kiibangiriza kyabwe Lugogo mu Kampala. Omwoleso oguno ogwa buli mwaka gwe gumu ku bikujjuko ebikulembera okujaguza ameefuga ga Uganda. Nakaabooza Lydia atunuulidde ebintu ebyoleseddwa nga bikolerwa kuno oba bisobola okuvuganya ku katale k’ensi yonna