Ekidiba Kya Gavana Mutebile Kimize Omuntu

0
968

Abatuuze be Buwambo mu Ggombolola ye Gombe baguddemu entiisa omwana wa munnaabwe bwafiiridde mu kidiba ky’oku ddundiro ya gavana wa banka enkulu Tumisiime Mutebile gyabadde agenze okuwuga.
Okusinziira ku batuuze ono mwana wa mukaaga okufiira mu kidiba kya Gavana.

More News