Olwa Bulungi Bwansi, Terukyali Lwa Buganda Yokka

0
948

Ekigambo bulungi bwansi kati tekikyava ku mimwa gya bakulembeze ku mitendera egyenjawulo nga bagamba nti ye ngeri yokka eyinza okuzza obumu n’obuvunanyizibwa mu Bannayuganda. Entikko ya Bulungi bwansi esombodde abantu aba buli kika omuli n’abavudde ebweru wa Buganda okwongera okunnyonnyoka omugaso gwa bulungi bwansi.