Edduwa ya Ssegirinya Ezzeeyo Mu Nsiko

0
827

Nga Uganda ejaguza nga bwejiweze emyaka 55 ejamefuga, bano ba nabyabufuzi abamu mu Kawempe nga bakulembeddwa kansala wa Kyebando Muhammad Ssegirinya basazeewo kujaguliza mu kibira nga besibye obuwero obumyufu ku mitwe nekumikono nga bagamba eggwanga terisaanye kujaguza kubanga ebizibu litubidde mu bingi ddala.