Akakiiko Katandise Ku Bbago

0
897

Akakiiko ka Paalimenti akavunaanyizibwa ku nsonga z’amateeka katandise ogwaako nga kano kayise buli eyavganyaako ku bwa Pulezidenti aleete endowooza ze ku kiteeso kya Magyezi ekyokuggya ekkomo ku myaka gy’omukulembeze.
Ssentebe wakakiiko kano oboth Oboth agamba nti ekiteeso kya mukulu magyezi kyetaaga kisikirize buli muntu kubanga ennyingo eno nkulu nnyo