Emboko n'enguumi E Masaka

0
884

Ababadde bawakanya ebbago ly’okugya ekkomo ku myaka gya president mu district y’e Lwengo bakiguddeko abasajja ababadde mu ngoye eza bulijjo bwebabakutte ne babakuba emiggo ng’ababbi.
Bano basangiddwa mu kabuga k’e Lwengo nga babuulira abatuuze enjiri ya tokigwatako. Olw’okubiri lwe lunaku Dr. Kizza Besigye lweyalangirira enkola y’akawero akamyufu ng’abantu balaga okunyolwa kwabwe olw’ebbago ly’okukyusa ennyingo ya 102 b.

More News